Munnamateeka wa Kabaka aleese Ekimyuula

Munnamateeka wa Ssaabasajja Kabaka era nga Mukiise mu Lukiiko lwa Buganda Owek Isaac N. Mpanga leero aleese Ekimyuula kye n’akyanjulira Katikkiro mu butongole ku Bulange e Mengo. Owek Mpanga n’ekimyula kye kira bekuba obuuso bwe bamwenya.

Mpanga, Nabukeera n’abalala ku mukolo

Owek Mpanga Munnamateeka mukukutirivu mu Kampala era ekimyuula kyaleese kyagenda okuba embaga omwaka guno kiyitibwa Catherine Nabukeera Lubega. Katikkiro abasabidde mikisa mirungi myereere n’abagaliza obufumbo obulungi. Owek Mpanga ategezeezza Katikkiro nti kyana kiwala kino agenda kikuba empete n’ebyenda bikyetokote.

Catherine Nabukeera, Katikkiro wamu ne Mpanga

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

Facebook Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *