Abantu baletedde Kabaka Amakula g’Omwaka

Abantu ba Kabaka okuva mu Ggombolola y’e Nsangi baleese amakula ga Ssaabasajja Kabaka ku mbuga y’Obwakabaka mu Bulange e Mengo. Guno gwe gubadde omukolo ogukommekereza okuleeta Amakula omwaka guno.

Katikkiro Charles Peter Mayiga yeebazizza abantu okukuuma obuwangwa bwabwe era n’okulaga Ssaabasajja Kabaka essanyu. Katikkiro era aguddewo okuwa Amakula mu mwaka 2018.

Katikkiro e Bulange ku mukolo gw’okuwaayo Amakula
Facebook Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *