Ab’Ekika ky’Engabi bafunye Omutaka omuggya

Ab’Ekika ky’Engabi bafunye Omutaka omuggya oluvannyuma lw’okufa kwa Jjajjabwe Nsamba Joseph Kamoga.

Omutaka omugya ye Joseph Lukonge, era nga kati ayanjuddwa eri Olukiiko lw’Abataka abakulu b’Obusolya. Entekateeka ez’okumutuuza mu bujjuvu n’omwanjula eri Ssaabasajja Kabaka kati zigenda mu maaso.

Omutaka omuggya, Jjajja Nsamba

 

Facebook Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *