Bannalulungi ba Buganda basunsuddwa

Abawala munaana bebasunsuddwamu okugenda ku mutendera oguddirira ogw’akamalirizo mu kuvuganya kubwa Nnalulungi wa Buganda ow’omwaka 2017/2018.

Bannalulungi nga balaga emibiri

Amasaza Buddu, Kyaggwe, Busiro, Mawokota gegasigazzaamu abavuganya. Okusunsulamu kubadde ku Club Vibrations e Kabuusu.

Facebook Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *